• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Olukiiko lwa Balabirizi lwa kutuula okumulungula ensonga za Ntagali

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 year ago
in Luganda, National, News, religion
6 0
Ssabalabirizi eyawummula Stanely Ntagali ne Steven Kazimba Mugalu aliko kati

Ssabalabirizi eyawummula Stanely Ntagali ne Steven Kazimba Mugalu aliko kati

ShareTweetSendShare

OLUKIIKO lwa Balabirizi be kkanisa ya Uganda baakutuula ku lw’okuna luno okuteesa ku nsonga eziwerako nga mwotadde ne za Ssabalabirizi eyawummula Kitaffe mu katonda Stanely Ntagali.

Ssabalabirizi Kazimba Mugalu  yawummuza Ntagali ku mirimu gy’obusumba gye buvuddeko nga alangibwa okuba nti yetaba mu bikolwa eby’obwenzi ebikontana ne mpisa ze Kkanisa.

Mu bbaluwa Kazimba gye yawandiika nga 13 omwezi guno yalaga nti Ntagali yali tayinza kweyongerayo mu maaso  n’abuwereza mu kkanisa olw’ebikolwa eby’obwenzi bye yakwatirwamu bwatyo namuwummuza ebbanga elitali ggere.

Ensonda mu kkanisa zilaga nti ekibonerezo ekyawebwa Ntagali mu lukiiko olugenda okutuula kiyinza okujjibwawo nti kubanga tekyakolebwa mu mateeka agafuga e kkanisa ya Uganda.

Kigambibwa nti Ntagali okuwebwa ekibonerezo kino okuva ewa munne eyamuddira mu bigere Kazimba, tewaliwo mitendera gy’agobererwa mu kusooka omuli okutuuza olukiiko lusooke luwulirize ensonga zino, saako navunanibwa okusooka okwewozaako nga bwe kisengekeddwa mu Ssemateeka we kkanisa,  nga kino abamu ku balabirizi tebakisiima n’abamu okulaga nti waaliwo okunyigirizibwa.

Omuwandiisi w’olukiiko luno Rev. Cn. William Ogeng akaksizza okutuula kwo lukiiko luno, era nategeeza nti mu nsonga endala ezigenda okutesebwako mwe muli ne z’okuwummula kw’omulabirizi w’obulabirizi bwe Kampla Bishop Wilson Mutebi agamba nti yetaaga okuwummula olw’obulamu bwe okwongera okunafuwa.

Omulabirizi Mutebi gye buvuddeko yafuna obulwadde bwa kkansa w’omumusaayi nga mu kiseera kino afuna obujjanjabi.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1SendShare

Related Posts

James Mubi, the Kiira Region Police spokesperson
National

Jinja: Trailer driver killed, body abandoned in cabin 

5th July 2022 at 10:24
Batwa
News

Government advised to take affirmative action for Batwa Indigenous community to join leadership positions

5th July 2022 at 08:33
The late Friday Nicholas
National

KIU fresh medicine & surgery graduate dies during UPDF recruitment exercise 

4th July 2022 at 22:23
Next Post
Spice Diana

Spice Diana tastes wrath of angry fans over her ‘insensitive’ social media post

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Public Service Minister Muruuli Mukasa

    LATEST LIST: New salary structure for all Ugandan civil servants starting July 2021

    844 shares
    Share 338 Tweet 211
  • PROFILE: Who is Sylvia Wairimu Mulinge, the new MTN Uganda CEO replacing Wim Vanhelleputte? 

    11 shares
    Share 4 Tweet 3
  • Grief as Nile High School Mukono founder dies in Masaka Road accident

    10 shares
    Share 4 Tweet 3
  • Segregation is eating up Museveni’s government- Ex-Minister Nadduli

    10 shares
    Share 4 Tweet 3
  • MK Publishers Proprietor Majwega dies from USA where he had gone to attend daughter’s graduation ceremony

    66 shares
    Share 26 Tweet 17

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....