• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Munnamateeka Abudallah Kiwanuka avuganya ne Minisita Kibuule e Mukono North yasuze mu Kaduukulu lwa kukuba lukungaana olumenya mateeka ga COVID

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 months ago
in Luganda, National, News, Politics, Voices
9 0
Munnamateeka Abudallah Kiwanuka avuganya ne Minisita Kibuule e Mukono North yasuze mu Kaduukulu lwa kukuba lukungaana olumenya mateeka ga COVID

Abudalla Kiwanuka avuganya ku kaadi ya NUP e Mukono North

Share on FacebookShare on Twitter

MUNNAMATEEKA Abudallah Kiwanuka eyakazibwako erya (Mulima mayuuni) nga ono avuganya ku kifo ky’omubaka wa Mukono North mu Palimenti ku kaadi ya NUP, akyakuumibwa mu kadduukulu ka Poliisi ye Mukono nga avunanibwa omusango gw’okukuba olukungaana olumenya amateeka ga COVID 19.

Kiwanuka yakwatiddwa bwe yabadde agenze okujjayo abavubuka abaakwatibwa ku lunaku omukulembeze we kibiina kya NUP  Robert Kyagulanyi Sentamu lwe yakyalako e Mukono.

Kigambibwa nti Kiwanuka yali yakuba olukungaana ku kyalo Mbalala wiiki emu emabega olwali lumenya amateeka ge Kirwadde kya Covid 19, nga luno lwetabwamu abantu bangi abasoba 200 ne wavaayo abantu abamuwawabira nga  okuva ku olwo Poliisi ebadde emunoonya.

Hill Water

Ono bwe yalabiseeko ku Poliisi olunaku lwe ggulo omuddumizi waayo Abubaker Musiho kwe kulagira akwatibwe era nasuzibwa mu kaduukulu ka Poliisi.

Abawagizi be enkya ya leero bakedde kweyiwa ku kkooti nga bamulindirira okuletebwa mu maaso g’omulamuzi asomebwe emisango gye yazza.

Omu ku bali mu nkambi ya Kiwanuka Mutebi Muhammad ategezezza nti bino byonna bilabika byabufuzi ebigendereddwamu okukkakkanya amaanyi omuntu waabwe wakati mu kunoonya akalulu okugenda mu maaso e Mukono North.

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1Send
Previous Post

ADAM LUZINDANA BUYINZA: 16 factors why President Museveni has lost popularity and likely to lose the 2021 Presidential Election

Next Post

UN removes marijuana from list of most dangerous drugs

Next Post
UIA clears Israeli investors to start marijuana farm in Uganda when Health Ministry is not aware

UN removes marijuana from list of most dangerous drugs

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In