• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Temutusubya akalulu ka 2021, abakulembeze ba NRM bakunze abawagizi baabwe okukebera enkalala

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News
7 0
ShareTweetSendShare

ABAKULEMBEZE b’ekibiina kya NRM bavuddeyo ne bakunga abawagizi baabwe okugenda okukebera enkalala z’abalonzi, kye bagambye nti kye kimu ku bijja okubayamba okuwangula ebifo ebiwerako mu kulonda kwa 2021.

Basinzidde ku kitebe kyabwe ekisangibwa e Kyadondo mu Kampala, ne bategeeza nti singa abawagizi baabwe beesulirayo ogwa naggamba ne bawa ekyagaanya ab’oludda oluvuganya bokka ne bayinza okwesanga nga bawanguddwa.

Omuwanika we kibiina kya NRM Rose Namayanja Nsereko bwabadde ayogerako ne bannamawulire ku lw’okusatu agambye nti  enkola y’okukebera enkalala z’abalonzi Gavumenti gye yatadde wansi ku byalo egenda kuyamba nnyo abantu okumanya oba bakyali balonzi oba bajjibwa dda ku nkalala, nga bannaNRM bwe batagendayo kiba kitegeeza nti obudde bw’okulonda bwe butuuka bajja kuba tebasobola kwetaba mu kusalirawo Ggwanga lyabwe.

“Tukunga abantu baffe naddala bannakibiina kyaffe ekiri mu buyinza bwe Ggwanga lino okugenda mu bifo awali abakebera enkalala z’abalonzi beekebere balabe oba mwe bali mu nkalala, Era tubakowoola okutegeeza ne kubanaabwe bagendeyo baleme okutusubya akalulu kaffe ak’obuwanguzi” namayanja bwe yagambye.

Kinajjukirwa nti mu kulonda kwa 2016 abalonzi mu Ggwanga baali obukadde15 nga kati okulonda kwa 2021 we kunatuukira ab’akakiiko ke byokulonda basuubira abalonzi okweyongerako okutuuka ku bukadde 22.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1SendShare

Related Posts

President Yoweri Museveni in a group photo with the Director of Public Prosecutions Jane Frances Abodo and her team after a meeting at the State House Entebbe on 26th May 2022. Photo by PPU/ Tony Rujuta.
National

President Museveni urges ODPP staff to avoid corruption, be patriotic 

26th May 2022 at 20:25
Dr Kizza Besigye with one of his lawyers Erias Lukwago in Court
News

Jailed Besigye petitions High Court seeking to quash Shs30m cash bail

26th May 2022 at 19:01
President Yoweri Museveni having a chat with Turkish Investors after a meeting at State House Entebbe on 25th May 2022. Photo by PPU/Tony Rujuta.
National

President Museveni welcomes Turkish Investors to Uganda

26th May 2022 at 17:48
Next Post

Akakiiko ka Lt. Col Nakalema kakoze ku misango gye nguzi 58,415 mu myezi 11 gyokka

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Entebbe: Police officer found dead along Lake Victoria shorelines 

    15 shares
    Share 6 Tweet 4
  • How NUP’s Waiswa Mufumbiro destroyed Frank Gashumba in one night

    14 shares
    Share 6 Tweet 4
  • DR IAN CLARKE: Highway Robbery by Wakiso District Council

    12 shares
    Share 5 Tweet 3
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1885 shares
    Share 754 Tweet 471
  • Government in confusion on how to effect salary increment for science teachers

    47 shares
    Share 19 Tweet 12

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....