• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omubaka Begumisa yeyamye okutwala ensonga z’abayononeddwa ebirime byabwe omuzira e Sembabule mu Palimenti

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
7 months ago
in Agriculture, Luganda, National, News
8 1
Omubaka Mary Begumisa wakati n'abatuuze be Mitete abaayononeddwa ebirime mu nkuba eyatonye nga erimu n'omuzira

Omubaka Mary Begumisa wakati n'abatuuze be Mitete abaayononeddwa ebirime mu nkuba eyatonye nga erimu n'omuzira

ShareTweetSendShare

ABATUUZE  ku byalo 8 mu muluka gwe Kasambya mu gombolola ye Mitete e Sembabule mu kiseera kino bali mu kyobeera, oluvanyuma lwe nkuba ey’amaanyi nga elimu omuzira ne kibuyaga okusaanyawo ebirime byabwe ku lw’okusatu akawungeezi nga mu kiseera kino tebanamanya kye bazaako olw’okuba bangi ku bo baali ensimbi ze baakozesa okulima beewola neewole okuva mu ma Bbanka ag’enjawulo.

Bano baategezezza nti ebirime eby’ettunzi okuli ennyaanya, kasooli, muwogo, amatooke ne bilala byonna enkuba yabilese ku ttaka, ne balaga okutya nti singa tebadduukirirwa mangu boolekedde okusibwa mu makkomera saako n’okutwalibwako ebyabwe olw’amabanja agaboolekedde.

Wakati mu kusoberwa abatuuze bategezezza omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti ye Sembabule mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Mary Begumisa eyabadde agenze okubalambulako nti, abayambe atwale eddoboozi lyabwe mu Palimenti saako ne mu Minisitule ye bibamba ne bigwa bitalaze Gavumenti ebadduukirire kubanga ebibiina bya bakyala mwe beewola sente okulima bilabika biyinza obutabawuliririza ku kyabatuuseeko.

Bategezezza Omubaka Begumisa nti mu kiseera kino ne ky’okulya kyenyini kigenda kufuuka kizibu, olw’ensonga nti emisiri gye mmere gyonna gy’asanyiziddwawo ne bamusaba abasalire ku magezi  basobole okubaako ne kye bazza eri olubuto.

Ebitooke ne bijanjaalo ebyayononeddwa omuzira

Mu kwanukula Begumisa yeyamye okutuusa ensonga yaabwe mu Lukiiko lwe Ggwanga olukulu ne mu Minisitule ye bigwa bitalaze, era nagamba nti agenda kulwana nga bwe kisoboka atuukirire ne bitongole by’obwannakyewa ebigaba obuyambi bisobole nabyo okuyambako ku batuuze.

Yanyonyodde nti agenda kukola alipoota eyawamu nga kwotadde ne bifananyi ebilaga obukakafu obw’ebintu eby’ayononeddwa omuzira abitwale eri be kikwatako basobole okubadduukirira.

Ono era yalabudde abatuuze okwewala ebantu abayinza okubaleetamu eby’obufuzi ebiyinza okubaleetamu enjawukana mu kiseera kino, nagamba nti buli muntu ajja nga aleese obuyambi obwabuli ngeri bamwanirize kubanga mu kiseera kino kye basinga okwetaaga bwe buyambi basobole okuzaawo ebintu byabwe eby’omuwendo eby’ayononeddwa omuzira.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1SendShare

Related Posts

Kabuleta wamu n'abakulembeze be Busoga
Luganda

Kabuleta; Gavumenti eteeke amaanyi mu Makolero ne by’obulimi e Busoga

28th May 2022 at 16:17
News

DRC closes its airspace for RwandaAir planes over M-23 rebel support claims

28th May 2022 at 15:45
National

154 Joint Security Officers Acquire Ideological Skills From Oliver Reginald Tambo School of Leadership

28th May 2022 at 15:31
Next Post
Hon Karubanga is seeking to have the five communities recognised

Parliament to consider Bill recognising indigenous communities

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Waiswa Mufumbiro and Frank Gashumba

    How NUP’s Waiswa Mufumbiro destroyed Frank Gashumba in one night

    19 shares
    Share 8 Tweet 5
  • Entebbe: Police officer found dead along Lake Victoria shorelines 

    15 shares
    Share 6 Tweet 4
  • DR IAN CLARKE: Highway Robbery by Wakiso District Council

    12 shares
    Share 5 Tweet 3
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1887 shares
    Share 755 Tweet 472
  • MP Ssegirinya loses hope as his lawyer Malende ‘plays hide and seek’ whenever court sits to hear his case

    11 shares
    Share 4 Tweet 3

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....