• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Lwaki Omubaka Semujju Nganda ayagala okuvuganya ku kifo kya sipiika ekirimu Kadaga

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News, Politics
0 0
Omubaka Semujju Nganda ku kkono ne Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga

Omubaka Semujju Nganda ku kkono ne Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga

ShareTweetSendShare

Eby’okulonda byakomekerezeddwa olunaku lw’okuna nga kati ekigenda okuddako kwe kulwanira ebifo omuli obukubiriza bw’olukiiko lwe Ggwanga olukulu.

Ekifo kino mu kiseera kino kirimu Omubaka omukyala owa Disitulikiti ye Kamuli Rebecca Alitwala Kadaga era nga akimazeemu emyaka egisoba mu 10.

Ono agamba nti akyalina embavu okusigala nga akyakola omulimu gw’obukubiriza bw’olukiiko luno, yadde nga wavuddeyo abantu abalala okwagala okuvuganya ku kifo kye kimu.

Mu kisanja ekiwedde Kadaga okusooka yali nnyo ku mbilanye n’omumyukawe Jacob Oulanya, kyokka kigambibwa nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni naabatuuza ne bakkaanya, Oulanya nalekera Kadaga olwo ne kimuwa enkizo naye okuwangula Muhammad Nsereko ku ky’obumyuka.

Kuluno Omubaka wa munisipaari ye Kira mu Palimenti Ibrahim Semujju Nganda naye avuddeyo gawanye okujja avuganye Kadaga nga agamba nti alina enkizo okukola omulimu guno bannaUganda bafunemu.

Semujju agamba nti okusinziira ku bumanyirivu bwalina mu by’obukulembeze ekifo kino akisobolera ddala  nga kino akyesigamya ku myaka 10 kati gyamaze nga mubaka saako ne mu buwereza obw’enjawulo bwabaddemu mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu, omuli okuba Nampala w’oludda oluvuganya mu Palimenti nga ekifo kino akibaddemu okumala emyaka 5.

Ono era abadde ku bukiiko bwa Palimenti okuli akanoonyereza ku nsasanya ye nsimbi z’omuwi w’omusolo kayite Public Accounts Committee, COSASE n’obulala bungi.

Semujju amanyiddwa nnyo nga omubaka aterya ntama bwe kituuka ku nsonga z’okunonyereza ku nsasanya ye nsimbi y’omuwi w’omusolo, eddembe ly’obuntu ne bilala.

Ono era munnamawulire omutendeke nga yakolerako mu lupapula lwa Daily Monitor saako ne The Observer ekimuwa enkizo okubeera omumanyi mu bintu eby’enjawulo.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

President Yoweri Museveni with Buganda clan heads
National

Don’t use tribes and religions to divide our people- President Museveni tells Buganda clan heads 

31st March 2023 at 12:42
Amanya Mushega
News

The late Kategaya and I don’t regret opposing Museveni’s removal of term limits, says Amanya Mushega

31st March 2023 at 12:23
Dr. Brenda Tibamwenda being welcomed at Buyende
News

Remain relevant in your families, Deputy PRO ONC Tibamwenda urges Buyende Women

31st March 2023 at 10:51
Next Post
Singer Ykee Benda

Under pressure singer Ykee Benda ‘forced’ to step down as UMA President

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In