• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omusuubuzi Salim Kisekka atadde obukadde 200 mu Bbanka y’abalimi, abalunzi n’abasuubuzi e Bukomansimbi.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Business, Luganda, News
5 0
Salim Kisekka wakati n'abakulembera Mixed Bukomansimbi sacco

Salim Kisekka wakati n'abakulembera Mixed Bukomansimbi sacco

ShareTweetSendShare

BANNA Bukomansimbi kyadaaki bafunye esuubi ly’okuva mu bwavu obubalumidde ekiseera, bwe bafunye Bbanka y’obwegassi egenda okubawola sente ezitaliiko magoba beekulakulanye.

Bbanka eno emanyiddwa nga Mixed Bukomansimbi Farmers Sacco nga ekitebe kyayo kisangibwa mu kibuga kye Bukomansimbi mwenyini, era nga yatereddwamu ensimbi obukadde 200 omusuubuzi Salim Kisekka.

Kisekka ono nga mwana nzaalwa mu kitundu kino agamba nti emu ku nsonga ezaamulowozesa okuyamba ku bannaBukomansimbi kwe kuba nti abalimi, Abalunzi n’abasuubuzi  balemererwa okusitula omutindo gwa byebakola, ekiletawo okujeregebwa abava e Kampala ne babadondola songa baba bataddemu maanyi mangi nnyo, ekintu kyagamba nti kilina okukyuka omunaku naye afune ekiwera agaggawale.

“Banange twelwaneko nnyo tuve mu bwavu kubanga bwe butujoogesa bannabyabufuzi olw’okuba baba balina ssente, naffe kati njagala tuzikole nga bwe tutereka ziwere tusobole okweyamba ffekka n’affekka

Ensimbi obukadde 200 z’embawadde ntono naye njagala mundage nti mukola nga mujjayo era nga bwe mutereka awo nange ndyoke ndabe we nzija endala obukadde 300 twongere mu bbanka yaffe tulabe oba obwavu tetubufuuwe mu ngombe.

Omusuubuzi Salim Kisekka nga ayogera eri abatuuze be Bukomansimbi

Sente zino ssi z’abyabufuzi era temugeza ne muzitabiikiriza mu bintu ebifananako bwe bityo, wabula nze kye njagala buli omu abeeko kyasobola okukola, okuwerera abaana bammwe, okugatta omutindo ku bye mukola, okwongera mu bizinensi zammwe ate nga temumpa magoba kubanga nze ndi mwana wammwe bino bye bibala bye mulina okunfunako nga nkyali mulamu.

Nkiddamu Sente zino tekuli magoba, era omuntu bwafa nga alina ebbanja likoma ku ye nga omuntu omulamu, teri mulekwa agenda kusikira bbanja lya Kitaawe oba Nnyina yadde okutunda ebibye nti biliwe ebbanja lya  Bbanka” Kisekka bwe yategezezza oluvanyuma lw’okukwasa ensimbi abakulembeze ba bbanka eno.

Ono era yagenze mu maaso n’akwasa abakakiiko ekyapa kye ttaka okutudde ekitebe kya Bbanka nabakuutira okukikuuma obulungi kubanga bayinza okufuna abantu abangi abaagala okwewola ensimbi ate nga zebakozesa ziweddewo, ekyapa kino ne bakikozesa okwewola mu bbaka ennene ne bazaayo mpola mpola ate nga bwe bakola.

Ssentebe w’olukiiko olufuga bbanka eno Abduh Serubula Nsereko mu kwogerakwe yategezezza nti baatandika ne ba memba 40 bokka nti naye kati balina abasoba mu 300 kye yagambye nti ate bano basuubira okweyongerako okutuuka mu 2000.

Abamu ku batuuze ab’etabye mu kuggulawo bbanka ya Mixed Bukomansimbi Farmers Sacco

Yagambye nti babadde balinawo obukadde 8 bwokka mu ggwanika lyabwe, nagamba nti 200 ebyabawereddwa bigenda kubasindika nnyo kubanga abantu beetaaga ensimbi nnyingi okuteeka mu bye bakola ezibadde zitaliiwo.

Bonna obutesalamu abeetabye ku mukolo gw’okuggulawo bbanka eno mu butongole baasimye omwana wabwe Kisekka olw’okulowooza ennyo ku kitundu gyazaalibwa era ne bamusuubizaa okukozesa obulungi bbanka eno basobole okwekulakulanya.

Ekitundu kye Bukomansimba kyesigamye nnyo ku bulimi n’obulunzi nga kati n’obusuubuzi bugenda bweyongera olw’oluguudo mwasanjala olwakolebwa Gavumenti.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

News

President Museveni highlights critical role of peace in achieving regional progress 

22nd October 2025 at 21:08
The late Bishop Wamika
News

Jinja Diocese Bishop Charles Wamika passes on

22nd October 2025 at 21:00
News

President Museveni pledges more development projects in Lamwo

22nd October 2025 at 20:41
Next Post
President Museveni at Owino with market authorities

Owino Market leaders refuse to return lease title certificates to Lands Ministry for cancellation

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3207 shares
    Share 1283 Tweet 802
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    38 shares
    Share 15 Tweet 10
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1296 shares
    Share 518 Tweet 324
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    32 shares
    Share 13 Tweet 8
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni highlights critical role of peace in achieving regional progress 

22nd October 2025 at 21:08
The late Bishop Wamika

Jinja Diocese Bishop Charles Wamika passes on

22nd October 2025 at 21:00

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni highlights critical role of peace in achieving regional progress 

22nd October 2025 at 21:08
The late Bishop Wamika

Jinja Diocese Bishop Charles Wamika passes on

22nd October 2025 at 21:00

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda