Mwewale okwewola ensimbi mu ma Banka ezitalina kigendererwa, Kadaga alabudde Ababaka abaggya
Omukubiriza w'olukiiko lwe Ggwanga Olukulu Rebecca Alitwala Kadaga alabudde Ababaka abaggya okwewala okwewolawola ensimbi okuva mu ma Banka ezitalina kigendererwa, ...