• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Abakadde abaakosebwa omuggalo gwa Covid e Mukono baddukiriddwa n’obuyambi bwe mmere ne bikozesebwa ebilala

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
5 years ago
in News
7 1
Abbas Ssozi nga akwasa omu ku bakadde ebyokulya ku kyalo Nsube e Mukono

Abbas Ssozi nga akwasa omu ku bakadde ebyokulya ku kyalo Nsube e Mukono

ShareTweetSendShare
ABBAS Ssozi omu ku baluubirira okutwala ekifo ky’omubaka mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu owa Munisipaari ya Mukono adduukiridde abantu naddala abakadde abaakosebwa omuggalo ogw’asibuka ku kilwadde kya Covid 19 gye buvuddeko.
Ono agamba nti  ekyamazima abatuuze mu kibuga kye Mukono mu kiseera kino bali mu mbeera mbi nnyo, nga beetaaga okuyambako kubanga ne mmere eyabawebwa Gavumenti elabika yabaggwako dda.
Abaduukiriddwa kubaddeko omukyala Nakato Jane owe emyaka 63 nga mutuuze ku kyalo Kavule ekisangibwa mu kibuga Mukono ng’ono alabirira abazukulu 16 nga ono asula mumuzigo ogwa muwebwa mugandawe natutegezeza nti ayita mubugubi bwa manyiokulabilira abazukulu  bamulekwa abaana be bebamulekera era nga abazira kisa bebamuyambako okubalabirira no okubasome.
Nakato yategezza nga abazukulu  bwe bali  bagenda mukatale nebanonya kukasente nabamu nebabakwatirwa ekisa kubawa kumere batwalire jjajja wabwe olwo no nabafuna kye bafumba ekiro. Kyoka kati tamanyi kyakuzako oluvanyuma lwo okugoba abantu mukatale
Mu mbeera eno wavuddeyo omuzira kisa Abassi Ssozi Ssegujja n’abaako obuyambi bwamuwa omubadde akawuga, sukaali, sabuni saako ne sente ekalu.
Wetutukidde owe Nakato tusanze avva wa ssentebe we kyalo kino Ann Kayitiro amutwale mu kibiina ekiwoola sente bamuwoleyo emitwalo 150000/= agate ku zalina asobole okuzimba mu ka poloti ke akayumba kettaaka.
Nakato yadde ng’ali mu kibuga Mukono agamba nti teyafuna kawuga ka gavumenti nga mu kiseera kino abazukulu bebayiiya eky’okulya mu katale k’omukiko ng’embeera mwali tesanyusa, era ono asimye mukulu Ssozi olw’okumuddukirira n’ebintu.
Ye Mastulah Nabakooza omutuuze w’omukikooza alojja engeri ekilwadde kino gye kimukosezamu n’abazukulu be era ono olumuwadde emmeere nalajjana nti alina obuzibu bwa manda.
Nabakooza asimye eky’okubawa ababaka mu palimenti nti banno bakubayamba okutusaayo ebirowoozo byabwe.
Mu balala abaawereddwa obuyambi mu baddemu omukyala Zawedde Enfurance owe Kigombya ng’ono yafuna akabenje kati emyaka musenvu ne Tereza Mukamusoni basimye olw’obuyambi obubawereddwa  nebategezza ng’okulya bwekubadde kubasomoza ennyo saako n’obulwadde nga tebasobola kugenda mu malwaliro.
Banno era bakulumidde gavumenti olw’obutabafaako ate nga balina obwetavu bungi omuli eby’okwebika n’ebirala ate nga ne nsimbi z’abakadde zebasubiza tezituuka nga kyokka nga bawagizi ba pulezidenti.
Yye Abassi Ssozi Ssegujja awaddeyo obuyambi bunno ategezezza nga bakadde bwebali mu mbeera embi kuba abaana babwe abandibalabiridde emilimu tegitambula, ate nga n’emmere mu bitundu ebimu e Mukono teyatuuka.
Ono asabye gavumenti eyambe ku bantu banno kuba balina obwetavu bungi, ono kunsonga ya  bakise babakadde agamba nti tekimala kuba ensonga zabwe ziri wansi nga bakise bagenda kwekusa bokka, ng’eno esanidde okukolayo enteekanteeka eyegyawulo kuba bangi betaaga obuyambi omuli bulagiti, Amanda n’ebirala.
Yye Justine Nayiga Waiswa Nabakyala wa Nsuube A asimye obuyambi obuwereddwa abakadde banno  nti kuba babadde mu bwetavu.

Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

News

President Museveni passes out 413 UPDF officers trained in advanced military warfare tactics 

17th July 2025 at 23:52
News

BRIAN K TINDYEBWA: How Tanga Odoi’s Primaries Show Clear Contrast Between NRM & NUP

17th July 2025 at 23:19
Leaders of the Opposition Political Parties
News

JOSHUA MUZIRA: Mushrooming political parties in Uganda 

16th July 2025 at 17:25
Next Post

Be careful, you may bring trouble to churches-Bishop Lwere warns pastors protesting over continued closure of places of worship

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1145 shares
    Share 458 Tweet 286
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    60 shares
    Share 24 Tweet 15
  • Who is Bosco Muwonge, Uganda’s elusive real estate billionaire?

    44 shares
    Share 18 Tweet 11
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2293 shares
    Share 917 Tweet 573
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    129 shares
    Share 52 Tweet 32
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni passes out 413 UPDF officers trained in advanced military warfare tactics 

17th July 2025 at 23:52
Mashable is a global, multi-platform media and entertainment company For more queries and news contact us on this Email: info@mashablepartners.com

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni passes out 413 UPDF officers trained in advanced military warfare tactics 

17th July 2025 at 23:52

BRIAN K TINDYEBWA: How Tanga Odoi’s Primaries Show Clear Contrast Between NRM & NUP

17th July 2025 at 23:19

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda